Abakugu bateguludde bbomu nnya ezitegeddwa ab’ettima mu nnyumba:Bazuuliddeko amasasi n’emmundu.
Poliisi n’abamagye bazinzeeko ekyalo Kwata e Komamboga oluvanyuma lw’okutemezebwako nti waliwo ennyumba omutegeddwa bbomu. Abantu bonna balagiddwa okuva mu mayumba gaabwe era kabadde kasattiro okutuusa lwe bateguludde bbomu zino. Era bazudde emmundu, ne magazine y’amasasi mu kifo kino.
Abakugu bateguludde bbomu nnya ezitegeddwa ab’ettima mu nnyumba:Bazuuliddeko amasasi n’emmundu.