Omulabirizi Paul Luzinda ataddeko abaana 245 emikono alabudde Abakulisitaayo ku nneeyisa eyeesitazza
Omulabirizi w’e Mukono eyawummula Eria Paul Luzinda ataddeko abaana 245 emikono wakati mu kwenyamira olw’abakulisitaayo abafunvubidde okubba ettaka ly’ekkanisa. Bino bibadde ku busumba bw’e Kiteezi mu Busabadinkoni bw’e Gayaza
Omulabirizi Paul Luzinda ataddeko abaana 245 emikono alabudde Abakulisitaayo ku nneeyisa eyeesitazza