Omusuubuzi eyasibisa mukaziwe olw’okubba emmotoka ayogedde. Agamba naye atulugunyizibwa

Kyaddaaki omugagga we masaka Ronnie Ssenkumba avuddemu omwasi ku byamwogerwako mukyalawe nti aludde ng’amutulugunya kko n,okumukuba n,avaamu olubuto. Ssenkumba agamba nti bino byonna bijweteke,era nga bikolebwa okumujjamu ensimbi n,okutwala ebibye.

Omusuubuzi eyasibisa mukaziwe olw’okubba emmotoka ayogedde. Agamba naye atulugunyizibwa
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision