URA etegeezezza enti enkya lwekomekkereza ekisonyiwo ku abasuubuzi eky'engassi ku nkola ya EFRIS
Ekitongole kya URA kitegeezezza nti olunaku olw’enkya lwebagenda okukomekkereza enteekateeka y’abasuubuzi mwebagenda okuweebwa ekisonyiwo olw’obutakozesa enkola eya EFRIS. URA etegeezezza nti omusuubuzi ateeyanjule ku kitebe yenenyenga ye yekka.
URA etegeezezza enti enkya lwekomekkereza ekisonyiwo ku abasuubuzi eky'engassi ku nkola ya EFRIS