Okuwuliira obujjulizi mu musango Faridah Nambi gweyawawabira Elias Nalukoola Luyimbaazi.
May 15, 2025
Okuwuliira obujjulizi mu musango ogw'ebyokulonda munnakibiina kya NRM Faridah Nambi Kigongo gweyawawabira munnakibiina kya NUP Elias Nalukoola Luyimbaazi okumubba obululu kukomekerezeddwa. Ekisegadde ku kuwumbawumba kwa bannamateeka b'enjuyi zombi okugenda okutandiika ku Monday ya sabiiti ejja 19 omwezi guno.

NewVision Reporter
@NewVision
Related Articles
No Comment