Mao asabye aba DP abaayabulira ekibiina okukomawo bateese ebibatwala mu maaso
Pulezidenti wa Democratic Party, Norbert Mao abyogeredde ku ofiisi z’ekibiina e Mmengo ku Balintuma Road n’alaga ne we batuuse mu kweteekerateekera akalulu kabonna ak’omwaka ogujja nga abantu 81 be baakaggyayo empapula okuvuganya ku kkaadi y’ekibiina.
Mao asabye aba DP abaayabulira ekibiina okukomawo bateese ebibatwala mu maaso