Batongozza kampeyini ya Lamaga yooyoota Lubaga Cathedral nga yeeteekerateekera okujaguza emyaka 100

Obwakabaka bwa Buganda budduukiridde enteekateeka eno ne bukunga Obuganda okuwagira omulimu guno ogumu ku gikulembedde ebijaguzo eby’emyaka 100 bukyanga lutikko etukuzibwa.

Batongozza kampeyini ya Lamaga yooyoota Lubaga Cathedral nga yeeteekerateekera okujaguza emyaka 100
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Buganda #Lubaga #Yooyoota #Kulamaga