Gavumenti egenda kwewola obuwumbi obulala 760 okumaliriza Mpigi -Busega express way

Ekitabudde ababaka kwe kuba ng’ensimbi z'ennyongereza zisinga ensimbi ezaabalirirwa okumaliriza oluguudo lwonna mu kusooka kyokka minisita Katumba Wamala ababuulidde nti kyava ku dizayini y’oluguudo luno okukyuka ne bagattamu ebitaalimu mu kusooka.

Gavumenti egenda kwewola obuwumbi obulala 760 okumaliriza Mpigi -Busega express way
By Musasi Bukedde
Journalists @New Vision
#Mpigi #Buwumbi #Kwewola #Gavumenti