Nnamukadde aweza emyaka 85 akaabide mu lukiiko lw’ekyalo lwa mutabani we kumugoba mu maka
Nnamukadde ow’emyaka 85 akaabide mu lukiiko lw’ekyalo lwa mutabani we kumugoba mu maka mwe yamuzaalira n’okumulesaawo bakyala be basatu.Bino biri ku kyalo Nakoba mu ggombolola y’e Kyampisi mu disitulikiti y’e Mukono.
Nnamukadde aweza emyaka 85 akaabide mu lukiiko lw’ekyalo lwa mutabani we kumugoba mu maka