Vidiyo

Omugagga eyagobye mukazi we mu maka n'amusengulira mu kazigo amulumirizza okubaliga

Omusajja mukazi we gw'alumiriza okugula bakanyama abaafulumizza ebintu bye ne babikuba ku muzigo ayasizza ebyama.Alumiriza mukyala we okubaliga era nti yakebeza n’abaana bonna baazaala endagabutonde n’akizuula nga si y'abazaala. Omukyala naye amwanukudde ekimwogeza ebyo kwebalama buvunaanyizibwa.

Omugagga eyagobye mukazi we mu maka n'amusengulira mu kazigo amulumirizza okubaliga
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Tags:
Maka
Bufumbo
Mugagga
Musajja
Mukwano