Amawulire

Omulimu gw'okuzimba ekifo Kabaka wagenda okutuula kugenda mu maaso

Omulimu gw'okuzimba ekifo Kabaka wagenda okutuula kugenda mu maaso.Kalibbala Aliddeki ow'ekibiina kya Baganda Nkerettanyi abali ku mulimu guno, ategezezza nti ekifo kino awagenda okubeera Ekiwu, werunatuukira olw'okusatu lwa wiiki eno nga bakimaliriza.

Omulimu gw'okuzimba ekifo Kabaka wagenda okutuula kugenda mu maaso
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

BYA DICKSON KULUMBA

Omulimu gw'okuzimba ekifo Kabaka wagenda okutuula kugenda mu maaso.
Kalibbala Aliddeki ow'ekibiina kya Baganda Nkerettanyi abali ku mulimu guno, ategezezza nti ekifo kino awagenda okubeera Ekiwu, werunatuukira olw'okusatu lwa wiiki eno nga bakimaliriza.

Nke 2

Nke 2


 Amatikkira ga Kabaka ag'omulundi guno gakubeerawo mu Lubiri e Nkoni mu Ssaza ly'e Buddu nga July 31,2021