Bannansi mwettanire ebyobulambuzi mu Uganda - Omumbejja Nassolo
Sep 11, 2021
OMUMBEJJA Joan Nassolo agambye nti bannansi basaanye okwettanira eby'obulambuzi mu Uganda, olwo abava ebweru webanaabasangira.

NewVision Reporter
@NewVision
Bya Dickson Kulumba
OMUMBEJJA Joan Nassolo agambye nti bannansi basaanye okwettanira eby'obulambuzi mu Uganda, olwo abava ebweru webanaabasangira.
Kino Nassolo agamba nti kyakuyamba abantu bano okumanya obukulu bwabyo ate n'okubikulaakulanya.
Okwogera bino yabadde ku nnyanja ya Kabaka esangibwa e Ndeeba mu Kampala eggulo.
Yabadde n'abawanguzi mu mpaka z'obwannalulungi w'ebyobulambuzi mu Buganda ezaakagwa nga bakulembeddwaamu Winfred Tebesigwa eyaziwangula wamu n'abakungu ba Buganda Heritage and Tourism Board, Carol Nalinnya n'abalala.
Related Articles
No Comment