Bannansi mwettanire ebyobulambuzi mu Uganda - Omumbejja Nassolo

Sep 11, 2021

OMUMBEJJA Joan Nassolo agambye nti bannansi basaanye okwettanira    eby'obulambuzi mu Uganda, olwo abava ebweru webanaabasangira.

NewVision Reporter
@NewVision

Bya Dickson Kulumba

OMUMBEJJA Joan Nassolo agambye nti bannansi basaanye okwettanira   eby'obulambuzi mu Uganda, olwo abava ebweru webanaabasangira.

Kino Nassolo agamba nti kyakuyamba abantu bano okumanya obukulu bwabyo ate  n'okubikulaakulanya.

 

Okwogera bino yabadde ku nnyanja ya Kabaka esangibwa e Ndeeba mu Kampala eggulo.

Yabadde n'abawanguzi mu mpaka z'obwannalulungi w'ebyobulambuzi mu Buganda ezaakagwa nga bakulembeddwaamu Winfred Tebesigwa eyaziwangula wamu n'abakungu ba Buganda Heritage and Tourism Board, Carol Nalinnya n'abalala.

 

Related Articles

No Comment


(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});