Amaka Kabaka mwe yakulira gaakufuulibwa kyabulambuzi
May 12, 2023
FFAMIRE, Kabaka Mutebi mwe yakulira eraze eby’enkulaakulana Buganda by’egenda okugikolera okuli n’okufFFAMIRE, Kabaka Mutebi mwe yakulira eraze eby’enkulaakulana Buganda by’egenda okugikolera okuli n’okufuula ennyumba yaabwe eky’obulambuzi.uula ennyumba yaabwe eky’obulambuzi.

NewVision Reporter
@NewVision
FFAMIRE, Kabaka Mutebi mwe yakulira eraze eby’enkulaakulana Buganda by’egenda okugikolera okuli n’okufuula ennyumba yaabwe eky’obulambuzi.
Byayogeddwa ku mukolo ogw’okwanjula enteekateeka ezigenda okukolebwa nga gwetabidwaako Omwami wa Kabaka, Ntwetwe Mituba IV David Jjumba, Ssaabawaali Kapeke Jon Bosco Ssenyondo, Omuzaana Halimah Nassali Basirikabamanyi n’abakungu okuva mu disitulikiti y’e Kyankwanzi ne Kiboga.
Omukolo gwategekeddwa mu maka wennyini Ssaabasajja we yakulira ku kyalo Kiryannongo mu ggombolola y’e Kiryannongo mu disitulikiti y’e Kyankwanzi. Michael Ssenzizi Kaweesi abeera mu maka gano, yategeezezza nti Kabaka baamuleeta muto n’akulira awo
No Comment