Poliisi eremesezza Bobi Wine okugenda e Pallisa akomye ku ssezzibwa

Poliisi n'amagye biremesezza akulira ekibiina kya NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu okugenda e Palisa nga bweyabadde ateeseteese. 

By Deo Gannyana
Journalists @New Vision

Poliisi n'amagye biremesezza akulira ekibiina kya NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu okugenda e Palisa nga bweyabadde ateeseteese. 

Joel Sennyonyi ng'ayogera ne Gorreti aduumidde poliisi okutaayiza Bobi Wine

   Kyagulanyi ku luno poliisi emuteegedde ku mugga sezzibwa nga wano poliisi ng'eduumirwa Goretti Sachwa  ng'aduumira Poliisi okutyiza Bobi Wine

Goretti Sachwa ng'aduumira Poliisi okutyiza Bobi Wine

temuganyizza kusala ne mulagira okudda eKampala