Poliisi ekutte babbulooka n'omutabani ku by'omutuuze eyatemuddwa olw'ekibanja!
Ab’obuyinza mu disitulikiti y’e Kalungu baliko abantu 3 be bakutte okuli ne babbulooka b’ettaka ku bigambibwa nti beekobaanye ne mutabani w’omutuuze ne bamutta nga bamulanga okugaana okutunda ekibanja kye. Ettemu lino libadde ku kyalo Bujubi.
Poliisi ekutte babbulooka n'omutabani ku by'omutuuze eyatemuddwa olw'ekibanja!