Ababbi basudde magaziini y’emmundu nga bava okubba owa owa mobile money emisana ng’obukuba butonnyerere.
Oct 08, 2024
Poliisi etandise omuyiggo gw’abasajja ababiri abalumbye edduuka lya Mobile Money mu kibuga ky’e Kyotera emisana ttuku ne bakuba amasasi mu bbanga n’oluvannyuma ne banyaga ensimbi ezitamanyiddwa muwendo.Kikakasiddwa nti ababbi babadde badduka ne basuula magaziini y’emmundu.

NewVision Reporter
@NewVision
Related Articles
No Comment