Ebigezo bya Pre PLE wa Bukedde bitandise olwaleero

Oct 14, 2024

EBIGEZO bya Pre - PLE Tests bulijjo ebyesungibwa ebya Bukedde bitandise olwaleero okugezesa omuyizi wa P7 asobole okutuuka ku by’akamalirizo ng’aweddemu empewo n’ekiwugwe.

NewVision Reporter
@NewVision

EBIGEZO bya Pre - PLE Tests bulijjo ebyesungibwa ebya Bukedde bitandise olwaleero okugezesa omuyizi wa P7 asobole okutuuka ku by’akamalirizo ng’aweddemu empewo n’ekiwugwe.
Ebibuuzo bino bitegekebwa abasomesa abakugu, abamu ku basinga obulungi mu ggwanga.
Omukuhhaanya wa Bukedde, Michael Mukasa Ssebbowa, yagambye nti ebibuuzo bino byakufulumizibwa okutandika ku Mmande nga October 14, 2024 (olwaleero), n’ekigezo ky’Okubala.
Enkya ku Lwokubiri tugenda kukuteeramu ekigezo kya Social Studies, ku Lwokusatu - Ssaayansi, ate ku Lwokuna tusembyeyo Olungereza.
Ansa z’ebibuuzo bino, zijja kufuluma wiiki ejja okuva ku Mmande nga October 21, 2024 okutuuka ku Lwokuna nga October 20, 2024 (laba Timetable mu bujjuvu).
Olupapula lwa Bukedde lwo lusigaddeyo ku 1,000/- zokka, era abazadde, bannannyini masomero, abakulu b’amasomero, n’abantu abalumirirwa ebitundu gye bava, mukubirizibwa okugulira abayizi empapula zino, mubayambe okuyita obulungi.
Ebyafaayo biraga nti okuva Bukedde lwe yatandika okufulumya ebigezo ne Ansa mu katabo kaayo aka Pass PLE, buli muyizi

Related Articles

No Comment


(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});