Kitalo! Abaana babiri basirikkidde mu muliro ogukutte ennyumba, nnyaabwe mwabaggalidde
Mar 30, 2025
Ekikangabwa kigudde ku kyalo Nabyewangwa mu ggombolola y’e Kkingo mu disitulikiti y’e Lwengo omuliro bwegukutte ennyumba abaana babiri nebafiiramu. Kigambibwa nti nyaabwe alese abasibidde mu nju okutwalira bba emmere.

NewVision Reporter
@NewVision
Related Articles
No Comment