Poliisi ekyusiddwa ekitongole ekigitwala n'edda mu ky'eddembe ly'obuntu
Apr 28, 2025
Ekitongole kya poliisi eky'ettaka, kiggyiddwa mu ddayirekitoreeti ya CID ne kissibwa mu kitongole kya Human rights and legal services.

NewVision Reporter
@NewVision
Ekitongole kya poliisi eky'ettaka, kiggyiddwa mu ddayirekitoreeti ya CID ne kissibwa mu kitongole kya Human rights and legal services.
Omuduumizi wa poliisi , alonze CP James Kushemererwa okukikulembera ng'amyukibwa ACP Musani Shabira .
Omwogezi wa poliisi mu ggwanga, Kituuma Rusoke, agambye nti kino, kikoleddwa olw'okwongera amaanyi mu mpeereza y'ekitongole kino .
Related Articles
No Comment