Endabika ya Eddie Mutwe yeewuunyisizza abawagizi
May 03, 2025
Endabika ya Eddie Ssebuufu amanyiddwa nga Eddie Mutwe, akulira ebyokwerinda byaPulezidenti wa NUP, Kyagulanyi Ssentamu yeewuunyisizza abantu.

NewVision Reporter
@NewVision
Endabika ya Eddie Ssebuufu amanyiddwa nga Eddie Mutwe, akulira ebyokwerinda bya
Pulezidenti wa NUP, Kyagulanyi Ssentamu yeewuunyisizza abantu.
Ssebuufu yakwatibwa gye buvudde kokyokka ebifaananyi bye ebyazzeemu
okulabikira ku mitimbagano, byabadde byanjawulo nnyo kuba n’ekirevu kye, yabadde takyalirina.
Related Articles
No Comment