Aba Famire ya Sudhir basabye wabeewo "Privacy" mu kukungubagira Rajiv
May 04, 2025
Aba Famire ya Sudhir Ruparelia basabye wabeewo obukkakkamu n'embeera ey'ekimpowooze wakati mu kukungubagira omugenzi Rajiv Ruparelia.

NewVision Reporter
@NewVision
Aba Famire ya Sudhir Ruparelia basabye wabeewo obukkakkamu n'embeera ey'ekimpowooze wakati mu kukungubagira omugenzi Rajiv Ruparelia.
Rajiv yafudde mu kiro kyakeesezza olunaku lw'eggulo ku luguudo lwa Express Highway oluvannyuma lw'emmotoka gyeyabaddemu ey'ekika kya Nissan GTR okutomera ekifunvu ne yefuula oluvannyuma ne kwata omuliro
Related Articles
No Comment