Minisita Judith Nabakooba atenderezza ekibiina ky'abapunta mu ggwanga

May 04, 2025

Minisita w'ebyettaka Judith Nabakooba atenderezza omulimu ogw'akoleddwa ab'ekibiina ekigatta abapunta mu ggwanga ekya Uganda  Society of Architects (USA) olw'okutandika kkampeyini ey'okunonnya ssente ezigula ebyuma eby'eyambisibwa abantu abaliko obulemu ku maaso.

NewVision Reporter
@NewVision

Minisita w'ebyettaka Judith Nabakooba atenderezza omulimu ogw'akoleddwa ab'ekibiina ekigatta abapunta mu ggwanga ekya Uganda  Society of Architects (USA) olw'okutandika kkampeyini ey'okunonnya ssente ezigula ebyuma eby'eyambisibwa abantu abaliko obulemu ku maaso.

Omukolo guno gwabadde ku International University of East Africa e Kasanga Nabakooba gyeyayitiddwa ng'omugenyi omukulu era wano weyasinzidde okwebaza abapunta olw'okubeera n'omutima omudduukirize ogulowooza ku bantu abandibadde basuulibwa ebbali.

Related Articles

No Comment

(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});