Omusajja eyasobya ku baana n’attako omu omulamuzi amusingisizza emisango etaano:Alinda kibonerezo.

Taata eyafuna obutakkaanya ne mukazi we n'abaana basatu, babiri n'abasobyako ate omu n'amutta emisango etaano gyonna egimusomeddwa omulamuzi w’e Jinja  gimumezze.Mukiseera kino alindiridde kuweebwa kibonerezo ku lwookubiri lwa wiiki ejja.

Omusajja eyasobya ku baana n’attako omu omulamuzi amusingisizza emisango etaano:Alinda kibonerezo.
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision