Abaaagala okwewandiisa n'okusunsulwamu batuuse ku kitebe kya kakiiko k'ebyokulonda mu e Ntinda. Abakozi ba kakiiko balina okusooka okwekennenya ebiwandiiko byabo abaagala okusunsulwamu nga abakiriziddwa bebatuula mu weema.
Poliis eyiye abaserikale baayo okusibola okukuuma obutebenkevu