Sauda Madada asunsuddwa okuvuganya ku kifo kya Kansala wa Kampala ku KCCA

Sauda Madada yoomu ku bantu abasunsuddwa ku kitebe ky'akakiiko k'ebyokulonda okuvuganya ku kifo kya Kansala wa Kampala ku lukiiko lwa KCCA.

Sauda Madada ng'amaze okusunsulwa
By Peace Navvuga
Journalists @New Vision

Sauda Madada yoomu ku bantu abasunsuddwa ku kitebe ky'akakiiko k'ebyokulonda okuvuganya ku kifo kya Kansala wa Kampala ku lukiiko lwa KCCA.

Sauda Madada yammiddwa card okuva mu kibiina kya NUP era kwekusalawo okujja obwannamunigina

Mungeri yeemu ne  Asimwe Robert okuva mu  Nakawa II nga naye ayagala bwa Lord kansala.