Sipiika wa disitulikiti ye Wakiso Nasiif Najja asunsuddwa okwesimbawo ku kya ssentebe wa disitulikiti

Sipiika wa disitulikiti ye Wakiso Nasiif Najja asunsuddwa okwesimbawo ku kya ssentebe wa disitulikiti ku kaadi ya NUP.

Nasiif Najja ng'asunsulwa
By Peter Ssaava
Journalists @New Vision

Sipiika wa disitulikiti ye Wakiso Nasiif Najja asunsuddwa okwesimbawo ku kya ssentebe wa disitulikiti ku kaadi ya NUP.

Victoria Kyomuhendo aggidde ku card ya NRM

Victoria Kyomuhendo aggidde ku card ya NRM

Mubalala abasunsuddwa kwe kuli Victoria Kyomuhendo ayagala ekya kkansala w'abavubuka ku disitulikiti ng'agidde ku kaadi ya NRM.