Amawulire

Wabaddewo akasattiro, omukazi eyalimbye bba nti agenda waabwe, bw'afiiridde mu kazigo k'omusiguze e Lugazi

Wabaddewo akasattiro, omukazi eyalimbye bba nti agenda waabwe, bw'afiiridde mu kazigo k'omusiguze e Lugazi.

Wabaddewo akasattiro, omukazi eyalimbye bba nti agenda waabwe, bw'afiiridde mu kazigo k'omusiguze e Lugazi
By: Godfrey Kigobero, Journalists @New Vision

Wabaddewo akasattiro, omukazi eyalimbye bba nti agenda waabwe, bw'afiiridde mu kazigo k'omusiguze e Lugazi. 

Bino , bibadde Nammengo mu muluka gw'e Luyanzi e Lugazi, omukazi ategeerekeseeko erya Agnes ow'abaana abana, bw'afiiridde mu muzigo ekiro. 

Kigambibwa nti abadde abeera ku kyalo Kayanja, nti gye yavudde okugenda ow'omusiguze e Nammengo gyafiiridde okusinziira ku Livingstone Mpiima.