Robert Kyagulanyi Ssentamu yeeyamye okuzzaawo eggaali y'omukka okutumbula eby'obusuubuzi n'ebyentambula.

Kyagulanyi ne Barbie mukazi we e Kabarole bwe babadde banoonya akalulu.

Kyagulanyi bwe yabadde annyonnyola abeebyokwerinda.
Kyagulanyi agambye nti emyaka 50 egyayita waaliwo entambula y'eggaali y'omukka ng'omuntu asobola okuva e Bunyangabo n’agenda e Kampala okukola n'adda era n’okutambuza ebyamaguzi okubituusa mu butale.