ABATUUZE be Kitebi ekisangibwa mu gombolola ye Lubaga bali mu miranga n'abiwoobe oluvanyuma lw'olwokuzuula omwana wa mutuuze munnaabwe Bruliian Nambejja owe myaka 4 ng'attiddwa mu bukambwe .

Poliisi ng'eggyawo omulambo
Kigambibwa nti Nambejja yabuze mu malya g'ekyemisana olunaku lw'eggulo era n'ebasula nga bamulanga okutuusa olunaku lwa leero lwebasanze omulambo gwe nga guli mu mu kifulukwa ekisangibwa mu e Kitebi mu kiffo ekimanyidwa nga star okumpi n'omwana weyabulidde.

Poliisi ngereese embwa ekonga olusu