Amawulire

Uganda yetaaga units z'omusaayi emitwalo 10 okuweza units emitwalo 50 ezeetaagibwa buli mwaka

Ab'ekitongole ekivunanyizibwa mu kubunyisa omusaayi mu ggwanga ekya Uganda Blood Transfusion Services bategeezezza nti bakyetaagira ddala obuyambi mu kaweefube gwebaliko okukung'aanya omusaayi.     

Pulezidenti wa Rotary mu nsi yonna Francesco Arezzo ng'abuuza ku bakozi ba Uganda Blood Bank e Nakasero
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Ab'ekitongole ekivunanyizibwa mu kubunyisa omusaayi mu ggwanga ekya Uganda Blood Transfusion Services bategeezezza nti bakyetaagira ddala obuyambi mu kaweefube gwebaliko okukung'aanya omusaayi. 

Okusinziira ku akulira ekitongole kino Dorothy Kyeyune ategeezezza nti eggwanga lyetaaga units z'omusaayi emitwalo 50 buli mwaka wabula nga mu kiseera kino balina units emitwalo 40 kitegeeza bakyetaaga unoits emitwalo 10

Dorothy ategeezezza nti betaaga omusaayi buli ssaawa, buli lunaku, buli week. Dorothy okwogera bino abadde annyonnyola pulezidenti wa Rotary mu nsi yonna Francesco Arezzo akyaddeko ku Blood Bank e Nakasero mu lugendo lweo olw'okumala ennaku bbiri mu Uganda.

Francesco Arezzo ng'anyumyamu ne  Christine Kawooya rotary governor of d214 ssaako ne Dr. Dorothy Kyeyune Byabazaire n'akulira ettelekero ly'omusaayi e Nakasero

Francesco Arezzo ng'anyumyamu ne Christine Kawooya rotary governor of d214 ssaako ne Dr. Dorothy Kyeyune Byabazaire n'akulira ettelekero ly'omusaayi e Nakasero

Dr. Dorothy Kyeyune Byabazaire ng'ayogera

Dr. Dorothy Kyeyune Byabazaire ng'ayogera

Kawooya Christine ne pulezidenti wa Rotary e Kasero

Kawooya Christine ne pulezidenti wa Rotary e Kasero

Francesco Arezzo ne mukyala we nga bali n'abakungu be Nakasero

Francesco Arezzo ne mukyala we nga bali n'abakungu be Nakasero

Francesco Arezzo nga bamulambuza ekifo

Francesco Arezzo nga bamulambuza ekifo

Francesco Arezzo nga bamulambuza

Francesco Arezzo nga bamulambuza

Francesco Arezzo ng'alambula ekifo

Francesco Arezzo ng'alambula ekifo