Amawulire

Pulezidenti wa Rotary mu nsi yonna Arezzo Francesco akubirizza bannayuganda okwenyigira mu mirimu gya Rotary

Pulezidenti wa Rotary mu nsi yonna Arezzo Francesco akubirizza bannayuganda okwenyigira mu mirimu gya Rotary. 

Francesco Arezzo nga bamwaniriza ku e Kajjansi
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalists @NewVision

Pulezidenti wa Rotary mu nsi yonna Arezzo Francesco akubirizza bannayuganda okwenyigira mu mirimu gya Rotary. 

Francesco Arezzo ng'atuuse  ku medical Camp e Kajjansi

Francesco Arezzo ng'atuuse ku medical Camp e Kajjansi

Ono okwogera bino abadde aggulawo olusiisira lw'ebyobulamu olwategekeddwa Rotary club eya National  medical stores e Kajjansi Wakos district 

Francesco Arezzo ng'atuuka ku medical Camp

Francesco Arezzo ng'atuuka ku medical Camp

Dr Jotham Musinguzi, akulira ba mmemba mu kitongole kya National medical stores ategeezezza nti ebintu bwe biti bisobola okukolebwa singa wabaawo obuyambi obw'enjawulo.

Francesco Arezzo nga bamwamiriza ku lusiisira lw'ebyobulamu e Kajjansi

Francesco Arezzo nga bamwamiriza ku lusiisira lw'ebyobulamu e Kajjansi

Kyetulaba wano leero kirimu omukono gwa Gv't, bannakyewa ssaako n'ebibiina by'abakozi eby'enjawulo ebyazze okkolera awamu naffe okulaba nti tusembeza obuweereza ku bantu. Singa kino kisigala kitambula bwekiti kijja kutuyamba nnyo mu maaso eyo okutumbuza eby'obulamu mu ggwanga' Bwatyo Musinguzi bwategeezezza

Med 8

Med 8