Poliisi ekyagenda mu maaso n'okukunya omukazi agambibwa okusangibwa ne passport z'abannayuganda eziwerako e Soroti.
Kigambibwa nti omukyala ono, asangiddwa ne pasipoota 261, yellow fever card wamu ne certificated of Conducti eziwerako mu kifo mw'abeera.
Bino, bibadde mu Orwadayi e Soroti, omukyala ono bwe bamusazeeko ne bamusanga ne PASIPOOTA wamu n'ebiwandiiko ebiwerako.
Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Kituuma Rosoke, agambye nti era bamusanze ne lisiiti z'ekitongole ky'ebyemisolo era nga bakyagenda mu maasil