Katikkiro Cahrles Peter Mayiga asisinkanye aba B-Clara Property Services mu Bulange e Mengo n’abasiima okuwagira Obuganda.
Charlse Peter Mayiga awabudde abavubuka okukola ennyo obutebalira nga bakulembeza amazima n’obwerufu era beewale okwagala obugagga obwa Bugubugu lwe bajja okwangula mu nsi eno.

Katikkiro Mayiga ng'abuuza ku B-cLare e Bulange e Mmengo

Katikkiro ng'anyumyamu ne B-Clara e Bulange Mmengo

Aba B-Clara nga bali ne Katikkiro mu kifaananayi ku bugenyi bwebabaddeko e Bulange Mmengo
Katikkiro abasiimye okuwagira Obuganda era n’abajjukiza nti kino kibakatako bulijjo okukolera Obuganda obutassa mukono