ABANTU abawerako abagambibwa okutunda n'okugula ebintu ebyeyambisibwa okukola oluguudo e Butalangu Nakaseke, bakwatiddwa poliisi
Mu bimu ku bibadde bitundibwa, mulimu amayinja, sementi, omusenyu mu bitundu by'e Kiwoko, Nankonge n'ebitundu ebiriraanyewo.
Ate era bayigga abantu abawambye omwana w'emyaka 7 asoma mu P2 e Kirumba Masaka bwe yabadde agenda ku ssomero.
Kituuma ategeezezza nti emmotoka yayimiridde ne muvaamu abantu abamuwambye ne babulawo naye era nga ne kati , tamanyiddwako mayitire