POLIISI egadde ebbaala emanyiddwa nga Deno Guest House &Bar esangibwa e Nansana ssaako n'okukwata abakozi baayo abasoba mu 30 kubigambibwa nti bakkakanye ku munnaabwe ne bamukuba okutuusa lweyafudde.
Abantu nga bakung'aanidde awali ebbaala
Abakwatidwa bakuumibwa ku Poliisi ye Nansana nga bwebakola okunonyereza

Ekifo ekiggaddwa