POLIISI e Sironko, etubidde n'omwana omulenzi ali wakati w'emyaka 7 ne 8, eyalondebwa emyazi ebiri egiyise.
Omwana ono atayogera bulungi, yalondebwa okuva ku kyalo Mpongo e Sironko n'atwalibwa ku poliisi eyo, gy'akuumirwa okumala emyezi ebiri.