Amawulire

Kkampuni ya MTN evuddeyo ku bya Network eyataataaganya empeereza zaayo ku Ssande

MTN yeetondedde bakaasitoma baayo abaakoseddwa oluvannyuma lwa network zaabwe okufuna okutaataaganyizibwa ku Ssande, okwetooloola eggwanga lyonna.  Bino babyogeredde mu lukungaana lwa bannamawulire ku kitebe kyabwe  mu Kampala.

Kkampuni ya MTN evuddeyo ku bya Network eyataataaganya empeereza zaayo ku Ssande
By: Musasi Bukedde, Journalist @New Vision

Tags:
Amawulire
MTN
Kkampuni
Mpeereza
Network