Ekyabadde e Mutuba III Makindye mu kudduka emisinde gya beene mu bifaananyi

ABAVUBUKA b'eno be baasinze okwettanira emisinde gino

Ekyabadde e Mutuba III Makindye mu kudduka emisinde gya beene mu bifaananyi
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Ebifaananyi

Abavubuka  ba ggombolola Mutuba III Makindye nga bakulembeddwa ssentebe waabwe Paul Kizza baasimbudde ku St. Denis Catholic parish Lukuli okwetooloola Makindye mu misinde gya Kabaka's birthday Run egyabaddewo eggulo.

Abavubuka Abadduse Nga Bali Mu Kifaananyi Eky'awamu.

Abavubuka Abadduse Nga Bali Mu Kifaananyi Eky'awamu.

Bano baasimbuddwa omwami w’eggombolola Hajji Musa Musoke Ssemambo era nga beegatiddwako ne sipiika wa diviizoni ya Makindye Charles Luba saako ne bakkansala ab’enjawulo.