ABAKOZI ba kkampuni ya Vision group nga bakulembeddwa agikulira Don Wanyama wamu n'omukung’aanya w'olupapula lwa Bukedde Micheal M Sssebowa, beetabye mu Kulamaga ku kiggwa kya bajulizi ba Uganda e Namugongo.
Akulira kampuni ya Vision group ow'okubiri ku ddyo nga akulembeddemu abalamazi okuva ku Vision Group.
Tukuleetedde ebifaananyi 4 bwe babadde mu kujjukira abajulizi engeri gye baakunguzibwa nga batwalibwa okuttibwa e Namugongo.
Abakozi nga batambula.