Agataliikonfuufu: TOMAANSA PULASITIIKA WUUNO ALONDA KASASIRO NEBADDAMU OKUMUTUNDA

Nga tukyatunuulira okutaasa obutondebwensi okuva eri obulabe obuva mu pulasitiika naddala obuveera n’obucupa, waliwo omukyala eyasalawo okukumaakuma bakyala banne abasukka mu 300 nebasalawo okukungaanya obuveela okuva mu ttaka ne kasasiro nebabufunamu ensimbi.

Agataliikonfuufu: TOMAANSA PULASITIIKA WUUNO ALONDA KASASIRO NEBADDAMU OKUMUTUNDA
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision #Tomaansa Pulstiika