Agataliikonfuufu: AMATEEKA KU KIFO KYA MABIITO OKUKIGGULAWO MUTEKEWO KAMERA
Poliisi eyisizza ebiragiro ebikambwe eri abaddukanya ekifo ekisanyukirwamu ekya Mabiito ekyazuulwamu bbomu e Nateete nga tekinnaba kuddamu. Abaddukanya ekifo kino balagiddwa okuteeka Camera enkessi mubuli kasonda konna nga kino kyakuyambako n'okulwanyisa obumenyi bwamateeka.
Agataliikonfuufu: AMATEEKA KU KIFO KYA MABIITO OKUKIGGULAWO MUTEKEWO KAMERA
By Bukedde Omusunsuzi
Journalists @NewVision
#Agataliikonfuufu #Agabuutikidde #New Vision #Balagiddwa okuteeka Kamera mu kifo