Ndejje esitukidde mu misinde gya AUUS ku UCU e Mukono
Dec 23, 2023
YUNIVASITE y’e Ndejje eyongedde okweriisa enkuuli mu misinde gy’emizannyo gya AUUS sizoni eyookubiri ey’omuddiring’anwa bw’ekamudde abaddusi ba yunivasite endala 15 ezeetabye mu mbiro z’omulundi guno ku Uganda Christian University e Mukono.

NewVision Reporter
@NewVision
AUUS GAMES 2023
YUNIVASITE y’e Ndejje eyongedde okweriisa enkuuli mu misinde gy’emizannyo gya AUUS sizoni eyookubiri ey’omuddiring’anwa bw’ekamudde abaddusi ba yunivasite endala 15 ezeetabye mu mbiro z’omulundi guno ku Uganda Christian University e Mukono.
Sizoni ewedde 2019 Ndejje ye yali kyampiyoni mu mizannyo gyonna. Omulundi guno mu misinde gyokka ereebezza yunivasite endala n’omugatte gwa midaali 336, Uganda Christian University (UCU) abategesi 199 mu kyokubiri ate Gulu University yaakusatu n’emidaali 171.
ABADDUSI NGA BWE BAAKOZE MU GY’OMWAKA GUNO
Abakazi
100M
Charity Mercy Atiang (UCU) 12.8
Sharon Amarorwot (Gulu) 13.1
Winnfred Atimango (UCU) 13.4
200M
Charity Mercy Atiang (UCU) 27.0
Sharon Amarorwot (Gulu) 27.2
Scovia Akol (KU) 27.9
400M
Sharon Amarorwot (Gulu) 59.4
Grace Ayozu (Ndejje) 61.2
Dorothy Abeja (Gulu) 63.3
800M
Mavarous Orishaba (Ndejje) 2:14.2
Grace Ayozu (Ndejje) 2:21.1
Patricia Kobuhwezi (BSU) 2:39.8
1500M
Knight Aciru (Ndejje) 4:40.5
Mavarous Orishaba (Ndejje) 4:43.5
Kobuhwezi Patricia (BSU) 5:32.8
5000M
Knight Aciru (Ndejje) 17:22.7
Mavarous Orishaba (Ndejje) 18:18.5
Patricia Kobuhwezi (BSU) 22:00.7
10000M
Knight Aciru (Ndejje) 38:09.8
Doricus Kapsabasa (Ndejje) 44:33.0
Specioza Chelangat (Soroti) 57:17.1
DISCUS (ABAKAZI)
Oliver Atim (UCU) 32.13
scovia Anek Olanya (Ndejje) 31.11
Jackline Driwaru (Ndejje) 30.83
Okubuukamu bbanga (abakazi)
Winnfred Atimango (UCU) 1.57
Proscovia Apiyo (Gulu) 1.55
Dorothy Abeja (Gulu) 1.55
ABASAJJA
100M
Sharif Olipa (UCU) 11.0
Ismail Okuma (Ndejje) 11.3
Ayup Khoak khor (Ndejje) 11.5
200M
Geoffery Chanwengo (Ndejje) 22.0
Joseph Okolimo (UCU) 22.3
Lawrence Oringa (UCU) 22.9
400M
Geoffery Chanwengo (Ndejje) 48.4
Regan Olanya Semei (Ndejje) 49.6
Kenneth Omuka (Makerere) 49.9
800M
Peter Akemkwene (Ndejje) 1:55.5
Emmanuel Otim (1:56.4)
Barnabas Mugume (Kabale) 1:59.5
1500M
Apenyo Bekele (Ndejje) 4:01.2
Emmanuel Otim (Makerere) 4:02.9
Peter Akemkwene (Ndejje) 4:03.6
5000M
Apenyo Bekele (Ndejje) 15:26.5
Seth Akampa (BSU) 15:29.5
Emmanuel Otim (Makerere) 15:35.4
10000M
Seth Akampa (BSU) 33:53.8
Frank OKello (UCU) 33:12.0
John Francis Musinguzi (Makerere) 33:34.9
Okubuuka mu bbanga (abasajja)
Jimmy Yiiki (Ndejje) 1.78
Reagan Komakech (Ndejje) 1.75
Denis Imukot (Busitema) 1.75
No Comment