EMYAKA 27 Sir Alex Ferguson gye yakulungula ku butendesi bwa ManU, yakola n'abazannyi b'atamanyi muwendo nti kyokka ababiri abaali babasinga amagezi
abajjukira bulungi.
"Nkaddiye kyokka obwongo bukyanneeyimirira. Mu bazannyi be nakola nabo, Patrice Evra
ali wala mu bwongo. Yali amanyi ennimi 5 era yannyamba nnyo mu kutebenkeza banne," Fergie bwe yategeezezza. Yamenye ne Diego Forlan nti
yali mugezi nnyo kyokka ye (Fergie) ye yalemwa okumutegeera