Kasalabecca

Laba ssente ky'ekola omwana w'omuntu...! Eyazikola asobola...

ETHIMBI, omugenzi Paulo Kafeero yagiraba nti obuwoomi bwayo n'okugibala tayagala ddusu limugweko.

Laba ssente ky'ekola omwana w'omuntu...! Eyazikola asobola...
By: Ssennabulya Baagalayina, Journalist @New Vision

Kino kyalabikidde ku bakozi abaatunuulidde mukama waabwe enkaliriza ng'ababalirako ssente ez'okubasasula.

Omumisiri Abdei Aziz Fuoad Elibasaty abadde asasula ku bakozi be abamukolerako mu kulongoosa omwalo gw'e Kamuwunga mu e Lukaya mu Kalungu.

Wabula engeri abakozi bano gye bamutunuuliddemu nga tebatemya ng'ekaatiriza ebigambo bya Kafeero nti ddala 'Ethimbi' ewooma.

46187476 93ee 4fa9 B567 Be6641d8288d

46187476 93ee 4fa9 B567 Be6641d8288d

2276f54b A230 491e B5e5 C8659fc87b0d

2276f54b A230 491e B5e5 C8659fc87b0d

Ca068f81 Dbd2 4d8a Acc6 B14187ee16fd

Ca068f81 Dbd2 4d8a Acc6 B14187ee16fd

Tags: