Ykee Benda asuubiza mukyala we embaga makeke

Nov 14, 2021

OMUYIMBI Wycliff Tugume amanyiddwa ennyo nga Ykee Benda alangiridde nga bw'ategeka okukuba mukyala we embaga.

By Ignatius Kamya
Journalist @New Vision

Bya Ignatius Kamya

OMUYIMBI Wycliff Tugume amanyiddwa ennyo nga Ykee Benda alangiridde nga bw'ategeka okukuba mukyala we embaga.

Ykee Benda yasinzidde ku kabaga k’amazaalibwa ge ag’emyaka 30 akaamutegekeddwa mikwano gye ku studiyo ye eya Mpaka esangibwa e Muyenga-Bukasa n'ategeeza nti mu myaka ebiri okuva kati agenda kukuba mukyala we embaga n'ebyenda bimwetokote. 

Ono yategeezezza nti kati akuze nga takyagala kwonoona budde mu bintu bitalina makulu kubanga oluusi bitwala ne ssente mpitirivu. 

Related Articles

No Comment


(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});