Kaliika asoose n'ayimbira ku siteegi ng'afunyizza empale ng'agenda okulwana.
Bw'asirikirizaamu n'atoma engalo ezimukubiddwa nti zibadde ntono nnyo.

E97840a8 89af 4719 Ba25 6129258952bf
"Naye ate temuntunuulira butunulizi ssiri terevizoni, omuggalo gwatusiba mmaze emyaka ebiri nga ssikola,nnina abaana bataano nnina okubazzayo okusoma,munsondereko ssibakolimira", Namagoye Kaliika bw'akaatirizza.

56ac1e74 C348 486d 8dc9 C59b3f33768a

3ca156bc 90e4 4fba 98f5 65c007bb94bc
Olw'akimaze n'alumba abalabi nga bwakooka ennyimba za Kafeero era Minisita Ssempijja n'abalala baamuwadde ssente n'avaayo n'akavangata.
Tekyamulobedde kukolimira abataamuwadde nti ababbi bazibabveko bonna.

C3504eaa 0009 4f10 848a 7023305444a8
Kaliika bano yabasisinkanye mu kifo kya Minisita omubeezi owa Microfinance Haruna Kyeyune Kasolo mu kibuga Masaka.