Kiki ekitabudde Lutalo ne Maneja we?

Nov 13, 2024

OMUVUBUKA Nasser Ziwa abadde akola nga maneja w’omuyimbi David Lutalo, teyalabiseeko ku kivvulu kye

NewVision Reporter
@NewVision

OMUVUBUKA Nasser Ziwa abadde akola nga maneja w’omuyimbi David Lutalo, teyalabiseeko ku kivvulu kye, n’alekera abawagizi ebibuuzo. 

Kigambibwa mbu ababiri bano baafunamu obutakkaanya nga n’ekivvulu kya Lutalo ekyabaddewo wiiki ewedde tekinnatuuka era mbu ne bazaawula.

 David Lutalo azze akola ne bamaneja abawera okuli; Derrick Orone, Ivan Lukwago gwe yasikiza Nasser Ziwa bwe baazaawudde.

Related Articles

No Comment


(adsbygoogle = window.adsbygoogle || []).push({});