Kasalabecca

John Blaq yeewozaako

JOHN BLAQ yeekokkola pulomoota w’e Bushenyi eyagaana okumusasula ez’amafuta ate n’ayagala okukuba omu ku bavubuka b’atambula nabo.

John Blaq
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalist @NewVision

JOHN BLAQ yeekokkola pulomoota w’e Bushenyi eyagaana okumusasula ez’amafuta ate n’ayagala okukuba omu ku bavubuka b’atambula nabo.
Akatambi akatambula ku mutimbagano, kalaga John Blaq ng’asikang’ana ebitogi n’abamu ku bategesi b’ekivvulu ekimu e Bushenyi. John Blaq agamba nti obuzibu bwonna bwava ku pulomoota eyamupangisa okuyimba e Bushenyi era n’amusasula ssente n’azimalayo kyokka ng’olugendo luwanvu ne basaba okubongeramu ez’amafuta kye yakkiriza. Bwe baatuuka, kwe kumunoonya kyokka ne wabaawo akanyoolagano. John Blaq agamba nti yayimba, akuume erinnya lye kyokka nga Pulomoota ye yaviirako ensasagge eyaliwo

eyatwaliramu, omu ku bayimbi ba John Blaq.

Tags: