🇺🇬 Tukwagaliza Olunaku olw'Ameefuga ag'e 64 olulungi 🇺🇬
  *   🇺🇬✨ Okujaguza eddembe lyaffe, obusika bwaffe, obumu, okwesiimisa n'omwoyo gwa Uganda. Tiimu ya Bukedde ekwagaliza Olunaku olw'ameefuga olw'omulundi ogwa 64!🎉🇺🇬   *  
Kasalabecca

Kungi Vox yeesowoddeyo

OMUYIMBI Kugi Vox azze na nkuba mpya. Ono akikubira mu disitulikiti y’e Mbarara era ag’obuzaale baamutuuma lya Cleophas Nuwabine.

Kug Vox
By: Bukedde Omusunsuzi, Journalist @NewVision

OMUYIMBI Kugi Vox azze na nkuba mpya. Ono akikubira mu disitulikiti y’e Mbarara era ag’obuzaale baamutuuma lya Cleophas Nuwabine.

Omwaka oguwedde (2025), lwe yatandika okuyimba era kati ali mu kibiina kya Pepa Classic Management.

Yafulumizza vidiyo y’oluyimba lwe olupya lw’ayise ‘Mapeesa’ n’awaga nga kati bw’ayagala okusalako ekisaawe ky’endongo ng’asinziira Mbarara.

Mu luyimba luno, ayimba ku bantu abezzalawo, ab’emitima emicaafu n’abalina enkwe. Era awaga nti wadde abeera Mbarara azze munywevu okukola erinnya wano mu Kampala.

Tags: